الهمزة
Al-Humaza
Translation: Luganda - African Institution · Open the surah
بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ
وَيۡلٞ لِّكُلِّ هُمَزَةٖ لُّمَزَةٍ
Open ayah 104:1Okubonaabona okwamaanyi kugenda kubeera ku buli muntu atambuza engambo, ageya banne n'abaggya obumogo.
ٱلَّذِي جَمَعَ مَالٗا وَعَدَّدَهُۥ
Open ayah 104:2Oyo akungaanya ebyo bugagga n’abituuma.
يَحۡسَبُ أَنَّ مَالَهُۥٓ أَخۡلَدَهُۥ
Open ayah 104:3Alowooza nti eby'obugaggabye byakumukuumira ku nsi obugenderevu.
كَلَّاۖ لَيُنۢبَذَنَّ فِي ٱلۡحُطَمَةِ
Open ayah 104:4Nedda, ajja kukanyugwa mu muliro oguyitibwa “Hutwama”.
وَمَآ أَدۡرَىٰكَ مَا ٱلۡحُطَمَةُ
Open ayah 104:5Ye omanyi “Hutwama” kye ki?
نَارُ ٱللَّهِ ٱلۡمُوقَدَةُ
Open ayah 104:6(Hutwama) muliro gwa Katonda omukume, ogubumbujja.
ٱلَّتِي تَطَّلِعُ عَلَى ٱلۡأَفۡـِٔدَةِ
Open ayah 104:7Ogwo ogwokya negutuukira ddala ku mitima.
إِنَّهَا عَلَيۡهِم مُّؤۡصَدَةٞ
Open ayah 104:8Mazima ddala omuliro ogwo (Hutwama) ku bantu abo (abogeddwaako) gugenda kubabuutikira.
فِي عَمَدٖ مُّمَدَّدَةِۭ
Open ayah 104:9Mu midumu emiwanvu.