الناس
An-Naas
Translation: Luganda - African Institution · Open the surah
بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ
قُلۡ أَعُوذُ بِرَبِّ ٱلنَّاسِ
Open ayah 114:1Gamba nti, nsaba obukuumi okuva eri Mukama omulabirizi wa bantu.
مَلِكِ ٱلنَّاسِ
Open ayah 114:2Omufuzi w'abantu
إِلَٰهِ ٱلنَّاسِ
Open ayah 114:3Asinzibwa abantu.
مِن شَرِّ ٱلۡوَسۡوَاسِ ٱلۡخَنَّاسِ
Open ayah 114:4Amponye obubi bw’omulabankanya sitaani omwekwesi
ٱلَّذِي يُوَسۡوِسُ فِي صُدُورِ ٱلنَّاسِ
Open ayah 114:5Oyo alabankanya (e mitima egiri) mu bifuba by'abantu.
مِنَ ٱلۡجِنَّةِ وَٱلنَّاسِ
Open ayah 114:6(Sitaani) ow’omu majiinni ne sitaani ow’omu bantu.